Luganda
Oyanilizidwa ku somero lya Karense elyo kumutimbagano ogwa intanetti. Esomero liyitibwa «NoTe Norwegian Teaching» era nga lisomesa emitendela gjonna. Esomero lyaffe likutendeeka okuyitta ebigeso ; Norskprøven nne oba Bergenstesten. Esomero lyakakasiibwa ebitongole: Kompetanse Norge( ekitongole ekyekebejja okusoma kwa abapya mu Norway) nne UDI( ekitongole ekivunanyizibwa ku kujja mu Norway). Emisomo gjisomesebwa abasomesa abatendeeke era abalinna obumanyirivu obwenkiizo mukusomesa olulimi olu noowe, mungeli ezenjawulo.
Obugonvu bwa emisomo jaffe kumutimbagano
Emisomo jaffe, giri kumutimbagano gwa intanetti, era osobola okusoma akasera konna woyagaliide nne wosoboleede. Eri gwe ali kusomero, nawe akola enyo kwossa nawe abera ewakka, emisomo jaffe gisobokka buli mumbera zza buli kinoomu. Tulinna emisomo kumitendela A1, A2, B1, B2 nne C1. Nolwekyo, osobola okwelondelakko omutendela okujjamu, oba otandiika butandisi oba olinakko omutendela gwolikko, nga oyagala kweyongerakko wagulu. Tukukubilizza okusoma sawa 2-3 buli lunaku okusobola okuganyulwa obulungi mu misomo jinno. Tulina nne emisomo jaabo abasawo(abokola nna balwadde) oba abalabilizzi bba abanna abatto mu masomero. Tusomesa okwogera olilimi nakwo, eri abbo abagala okuyiga okwogera olu noowe. Eli gwe agenda okusoma «samfunnskunnskapkurs ( ebikwatta ku Norway)50 timer» tusobola okusomesa munimi nga; olu noowe, olu yisilamu nne oluzungu oba olungereeza.
Ebikwaata kubasomesa baffe abalungi nne emisomo jaffe emirungi
Esomero (NoTe.no) lyatandakibwa mu 2015. Karense yalitandikka nga akozesa obumanyirivu bwe obubalilwaamu, emyakka 15 gjamazze nga musomesa wa abantu abasoma olu noowe. Esomero liyinna abasomesa abalungi, abayamba abasomi baffe. Wewewandisa okusoma naffe, ofuna nne binno wamanga kubwerere okuva eri Karense; obutambi bwe nga asomesa ku You-tube, emboozi zze ku podcasta, okwogerezaganya naye ku HearMeOut, ku instagrammun nne okubera mu kikoosi kye ku facebook.
Okumanya ebisingawo nyiga wanno.
Emisomo ejja kinomu ku kinomu
Emisomo jiino gjilimu okusoma okuwandiika ebidandiiko, okuwuliliiza ebiwandiiko nga bisomwa, ebigezo mu kuwandiika kwoosa nne ebigezo mu kwogera olulimyi. Ebyo byoba owandise, bisindikibwa, nnebyetegerezebwa, nnebiterezebwa, awonno nebiwebwa obubonero nne amagezi amalala. Mungeri enno oyigirizibwa obukodyo obukusobozesa okuwandiika ebiwandiiko ebirungi oludako.
Okumanya ebisingawo, nyiga wanno.
Buli musomo gulimu esawa 1(emu) buli mu mwezi, woyogerezzaganyamu nne omusomesawo ku Skype kwebyo byoba osoma. Mussawa ziino ofunamu okuyambibwa okuyiga okunyumya mu lulimi lunno, ekitegeza nti toyiga kuwandikka nna kusoma biwandiko kyokka wabula oyiga nokunyumya. Atte nno osobola nokukozesa sawa ziino, okuyiga ku mateeka agafuga olulimi luno, oba okugeza okiyiga ku ebwikwatagana ku kudamu ebibuzo nga ogenze osaba omulimu. Buli luvanyuma lwa emboozi nne omusomesa wo, ofuna ekiwandiiko ekikulaga wa wolina okwongeramu amanyi nne wa wolina okunyweeza, ekiwandiiko kiraga nne bikki byoyize kwosa nne emikutu kwolina ofunna obuyambi.
Emisomo mu lungereeza ku mitendelo jjonna
NoTe lisomesa emisomo mingi mu lungereeza kumitendela jjona wamu nne, olulimi olungereeza olunna businensi. Tulina emisomo okuva kumwezi ogumu(1) mpaka ku myezzi mukagga (6), ngatte emitendela gigendera ddala mpaka ku mutendela gwa B1. Emisomo ejja olungereeza sijjabo booka abagala okuyiga oluzungu naye naabo abagenda okutula ebigezo ebya TOEFL oba ebya IELTS ebibasobozesa okugenda ku zzi semattendekelo. Abasomesa oluzungu, bava mu amerika(USA), naye nga kati babera mu Norway.
Sisinkana Karensa wanno wamanga
Ku You-tube osangaako obutambi obwangu, bwosobola okulozakko nga jalibbu, obukoledwa Karense nga asomesa olulimi olu noowe. Labakko akatambi kanno, okulozakko engeri, Karense jasomesa mu ku you-tube;
Wewandise kati
Twesunze nyo okusisinkana nga omusomi ku somero lyaffe. Buli omu ayanyilizibwa, oba otandika butandisi , oba olinako kyomanyi. Wonna wooli muduniya enno oyanyilizibwa. Ffe ekigendererwa kyaffe kya kuyigiriza, ofuuke kafulyu mu lulimi olu noowe.